How to Upload

To have your music promoted on our website, Send us an Email Everything is free.


Kagwirawo

Oli wange - Rema

[Verse 1]Nakooye okumira amalusu nangeNakooye okutunuulira abo abalina abaabweNebasolobeza nga nze bwensaalirwaNasobose omugga gw’abaalemwaNengobera kulukalu lwaabo abawanguziKati nange bwentuula mu bantu mpulira njaamuByona byona byebabadde bansuubizaEnsi n’eggulu olwo nendobaMbifunidde mu kino etitereke ky’omukwaano (Chorus)Oli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naaweOli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naawe [Verse 2]Kati mukwano nno tuula ogume okakkaneNze omanyi ndiba wuwo kiro na misanaEndowooza n’omutima gwange siribikyuusaBuli wonjagalira mukwano ndibeera awo wooliEbikuluma ng’ombuulira nange nkubuulire ebyangeAkaseko akalungi ku maaso ago tokamalangako bwooba oli eyoKimanye nti nange eno gyendi nsigala nkalinze mukwano (Chorus) [Verse 3]Njagala tufune ekiritwaawula kubalala abaliyo abeeraga mbu baagalanaNga kumbe bwebadda ewaka babeera mukuwoza misangoTusabe Rugaba atuyambengako ebituteganya abitumenyeremu mukwanoOyo yasinga abasinga naffe bwetumwesiga anatuwanguzaOohh sember’eno (omulungi) beera kumpiOkumpi nange, tombeera bunaayiraSember’eno (omulungi) beera kumpiOooh, tombeera bunaayira
Kagwirawo
Kagwirawo