How to Upload

To have your music promoted on our website, Send us an Email Everything is free.


Kagwirawo

Cococidiosis - Bebe Cool

IntroOh what a Coccidiosis song, a Rinex productionFire burn Bebe cool, ‘member!Verse 1Koni koni koni kasekere ku liisoEbikolimo by’enkoko tebitta kamunye ekyo neddaEnkoko emala ebiseera bingi ng’emaamira,Kamunye emala akaseera bwekati ng’ekwabulaObudde bw’omalira obungi ng’ompanvuyaN’akaseera kendinawo kw’ekyo katono ddalaOgenda n’omala ebiseera ng’ofunganaOmwana namanya story answer ku oza nyumaValue y’obudde bwembeera ntaddemuBwekuba kukola nsimbi nange mba ne kyendagaGwewandisuubidde atuukire nga ku nsongaAkwaata ku ssubi ebiseera n’amala nga yetoloolaChorusI got no time to play no games, tomalira buddeIn fact I’d rather be alone, njagala osalewo manguX2Verse 2Omwana w’abandi omuzademu abaana bana,Okumuwasa omusuubiza embaga mu DecemberMuba mu November, eby’embaga ng’obyesambaHer time in life ogyimessinzeKy’ova olaba owange embaga ye agyesunga,Nja kugimuwa nsubiza siryekubaSo me deejay, play dis tune again, so we can beat them bad dis year againMy miss I like that attire, and when you put it on I feel like a vampireCome say lemme take u down fi me empire, oh my miss, you’re me umpire(Chorus)Verse 3Salawo mangu tokebera mipiira, mbuuza kyonywa, tombuuza permitSsinazimba otunda k’ozimbye, oh what a pity, katonda abayambeYe nze asinga ssente e Uganda (ebyo biyamba gwe tomalira budde)Bebe Cool talina nyumba (ebyo biyamba gwe tomalira budde)Bbaawo bamulabye n’omukyala omulala (ebyo biyamba gwe tomalira budde)That guy is cheating on you (ebyo biyamba gwe tomalira budde)Nina n’enyumba empya e Muyenga (ebyo biyamba gwe tomalira budde)Naguze eryaato eryakabenje (ebyo biyamba gwe tomalira budde)My dad ye Minister wa Energy (ebyo biyamba gwe tomalira budde)Tulina emotoka kkumi ewaka (ebyo biyamba gwe tomalira budde) (Chorus) X2OutroBig up Power Records, Yo! Me main man, Perfect Ronnie, IbzoOh what a Gagamel Coccidiosis song dis
Kagwirawo
Kagwirawo