How to Upload

To have your music promoted on our website, Send us an Email Everything is free.


Kagwirawo

Yesu Afuga - Lucky Brian

Wadde oluusi weralikirira lulib’olwo atutwale,
Embeera y’ensi yonn‘eyo mwetuyita tulina atukuuma
Newankubadde nti ebizibu byensi eno bingi, tulina ey’atusubiizaaa
Omulungi atakoowa atakumira mpeera.
Chorus X2
Nandibadde ntya singa t’eyali oyo ey’antonda (Yesu Afuga)
M’masekati g’abalabe bange ataddewo emmeza ate yankuuma (Yesu
Afuga)
Kambimuwe abikuumire ddala kubanga yanyamba. (Yesu Afuga)
Verse
Nze manyi nti oyo eyantonda asobla siyinza kumwewakana
Oyo amanyi byenjagala Nga nzaaye yanunula
Oyo akolera abamwesiga ebyekisa amanyi erinnya lyange
Mulindirire akumanyi ajjakola mwana wa taata eh, siyinza kwewakana
ebyali byannemaokwekolera aaaa, siyinza kwewana ebyali
byannemaokwekolera
Chorus X2
Instrumentals……..
Yamanyi amagenda gange n’amadda, yamanyi embeera zange, yekka
Yesu
(Yekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga)
Halleluyah Yesu Afugaaa yafuuka ddagala nemubulwadde taata nze
yankuumaaa Nzijukira lwebannumbaaa Yesu oyo ye yanyamba eh
Yekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga X2
Yekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga X2
Yekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga X2
M’bulamu bwange,
Mu basumba bange,
Mu nnyumba yange,
Yekka Yesu yafuga Mu mikwano gyange,
Mu mirimu gyange eh
(Yekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga)
Mu Uganda, Mu Afrika mu nsi yonna yonna yonna yonna Yesu y’afuga

END

Kagwirawo
Kagwirawo