Verse 1:
Kati komya ekisa
Mukwano bambi onsika
Kati ggwe bw'oseka
Eno gyendi bambi mpuba Nfa
Nti bangi bampaga
Nti bambi omwana annina
Mukwano tonswaza
Bambi tonswaza
Oh wendi
Mukwano wendi
Wendi
Mu bingi wendi naawe
Njagala ne ntambula naawe
Naawe
Mukwano binyuma ndi naawe eh, ah naawe
Chorus:
Njagala ggwe n'obeerawo
N'obeerawo, N'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala ggwe n'obeerawo
N'obeerawo, N'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo eh
Verse 2:
Nfubye nkuwe omukwano mungi
Bambi togaana
Bambi
Bambi
Mmanyi nti bangi baakulumya
Naye nze ssi bwendi
Bambi
Bambi
Nkuwe ki leero n'ebirala tuma nze mbireete
Bambi
Bambi
Njagala nkulabe nzekka
Nzekka nzekka nzekka ahaa
Bambi nzekka hmm
Ne bw'onanneetoolooza
Emirundi gyonna
Gyonna gyonna oh
Chorus:
Njagala ggwe n'obeerawo
N'obeerawo, N'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala ggwe n'obeerawo
N'obeerawo, N'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Verse 3:
Ah nnyumisiza obulamu naawe
Eh ggwe naawe
Ssaagala ate onjagale onkyawe
Oh ensobi nzikola naawe
Ozikola naawe
Ssaagala ate ozeekwase naawe mmmm
Njagala obiŋŋambe nange
Mbikugambe naawe
Ggwe tubyegambe tunywere naawe hm yeyeye
Batulinze naawe
Twanguwe naawe
Bakimanyi nti tuli wamu nze naawe eh
Chorus:
Njagala ggwe n'obeerawo
N'obeerawo, N'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala ggwe n'obeerawo
N'obeerawo, N'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala ggwe n'obeerawo
N'obeerawo, N'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala ggwe n'obeerawo
N'obeerawo, N'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo