How to Upload

To have your music promoted on our website, Send us an Email Everything is free.


Kagwirawo

Eno ye sawa - Irene Ntale

[Verse 1]Olwa leero nkufumbideyo ka chai kokaKuba empewo nyingi, sagala olumwe mukwanoBwemaze okuyiisa ate nenetuningaEla olaba nawe, bwenti bwendi munangeNg’olwo ndowooza, nga ndowooza omulungi wanadira, ndowoozaNg’olwo nkulinda, nkulinda munange ate nyabo nkole ntya?[Chorus]Kubanga bwo obudde, bwebuno obuddeWenjagalira owange ambeere kumpiEla eno y’esawa, eno y’esawaWenjagalira omwana abeere nangeObudde buzibe (mbeere nawe oh…)Oba bukya bukye (nze nawe oh…)Baby tondeka (bwendi nawe oh…)Oba kiba kibe (nze nawe oh…)[Verse 2]Kansumulule banange, labayo olukedde empewo banangeKabogere oli wange, ekooti ndeeta eno nkole ntya nze?Njagala mbeere woli, tondeka nga wo beera nga wendiNsaba mbeere woli, omukwano mama nkuyiire(Chorus)[Verse 3]Emirembe, mbeera awo wobeeraTogeza nga nonsuula mukwanoKubanga nange wendi, tuula…Obudde buzibe (mbeere nawe oh…)Oba bukya bukye (nze nawe oh…)Baby tondeka (bwendi nawe oh…)Oba kiba kibe (nze nawe oh…)Obudde buzibe (mbeere nawe oh…)Oba bukya bukye (nze nawe oh…)Baby tondeka (bwendi nawe oh…)Oba kiba kibe (nze nawe oh…)
Kagwirawo
Kagwirawo